Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 270 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Batuleese okwaniriza Muhoozi e Mbale nebatuleka wano, navudde Bududa – Yunus Wakhooli

January 23, 2023 · Mubiru Ali

Waliwo Abantu abasangiddwa nga basiraanidde ku kisaawe mu Kibuga Mbale awabadde olukungaana lwa Mutabani w’Omukulembeze w’Eggwanga Gen Muhoozi Kainerugaba nga bagamba nti bagiddwa Bududa wabula eyabaleese abasuddewo. Yunus Wakhooli agamba nti waliwo omwami Sam eyabatisse okuva ku kyalo Bushika mu Disitulikiti y’e Bududa wabula yababuzeeko nga tebalidde waffe akantu.