Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
Sipiika Among alagidde akakiiko ka Ssenyonyi kanoonyerezebweko
January 18, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika Anitah Among alagidde wabeerewo okunoonyereza ku Kakiiko ka COSASE ku ngeri gyekakozeemu emirimu gyako. Ono agamba nti batadde ssente nnyingi mu kakiiko kano kasobole okukola emirimu gyaako naye talabawo bibala byonna.