Bobi Wine bamugaanye okulaba Hon. Ssewanyana

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akulira ekibiina kya National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, omwogezi w’ekibiina Hon. Joel Ssenyonyi, Ssaabawandiisi David Lewis Rubongoya enkya yaleero bagaaniddwa okulaba ku mubaka wa Makindye West Allan Ssewanyana okumanya embeera mw’ali nekituufu ekimuluma.
Ssewanyana yaleetebwa mu Ddwaliro e Mulago okuva mu Ddwaliro ly’ekkomera lya Murchison Bay e Luzira ng’ali bubi nnyo.
Share.

Leave A Reply