Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 461 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

Nkomyeewo kuteeseza bantu bange – Hon. Ssegiriinya

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad olunaku olwaleero lwasuubirwa okudda mu Palamenti…

Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya bazzeeyo leero mu Palamenti

Ababaka Bannakibiina kya @National Unity Platform Hon. Allan Ssewanyana ne Hon Ssegiriinya Muhammad batuuse ku Palamenti okwetaba mu…

Mukulikeeyo banaffe Ssewanyana ne Ssegiriinya – Rt. Hon. Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Thomas Tayebwa; “Tuli basanyufu okwaniriza Babaka banaffe ababiri, Hon. Allan Ssewanyana…

Omwana amaze emyaka 4 nebbwa eryamulya omutwe gwonna bamulongoosezza

Emmanuel Lopuriang 7 mutabani wa Kiyonga Anna okuva e Kotido mu Gombolola y’e Rengen, mu Muluka ggw’e Kotyang…

Poliisi enywezezza ebyokwerinda ku nsalo ya Yuganda ne DRC

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwenywezezza ebyokwerinda ku nsalo ya Yuganda ne…

Bannakibiina kya NUP 4 ku 32 bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

Kkooti y’eggye lya UPDF etuula e Makindye olunaku olwaleero eyimbudde Bannakibiina kya NUP abakwatibwa e Kalangala 4 ku…

Poliisi ekutte Bakaleke

Omusirikale wa Poliisi abadde yadduka akwatiddwa oluvannyuma lwemyaka 5. Ono avunaanibwa emisango okuli ogwokuwamba, obufere wamu nokuggya ssente…

Katikkiro akomyeewo mu offiisi

Katikkiro Charles Peter Mayiga olunaku olwaleero akomyewo mu woofiisi okukakalabya emirimu gy’Obwakabaka, oluvannyuma lw’okumalako oluwummula. Ono yebazizza nnyo…

Akakiiko ka Palamenti kaweze okukuwata Minisita Kitutu

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku nsonga z’obwa Pulezidenti kavuddeyo nekategeeza nga bwekagenda okukwata Omubeezi wa Minisita avunaayizibwa ku…