Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 972 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Poliisi enywezezza ebyokwerinda ku nsalo ya Yuganda ne DRC

April 3, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwenywezezza ebyokwerinda ku nsalo ya Yuganda ne Democratic Republic of the Congo oluvannyuma lwokukimanyako nti abayeekera ba ADF bandiba nga bateekateeka okulumba ebitundu ebyenjawulo. Enanga asabye abatuuze okubeera obulindiira era okuloopa omuntu yenna gwebekengera eri abobuyinza.