Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
Katikkiro akomyeewo mu offiisi
April 3, 2023 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga olunaku olwaleero akomyewo mu woofiisi okukakalabya emirimu gy’Obwakabaka, oluvannyuma lw’okumalako oluwummula. Ono yebazizza nnyo omumyuka we asooka Owek. Dr. Twaha Kawaase ne Baminisita abalala olw’okuddukanya obulungi emirimu gy’Embuga waatabadde.