Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 971 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Akakiiko ka Palamenti kaweze okukuwata Minisita Kitutu

April 3, 2023 · Mubiru Ali
Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku nsonga z’obwa Pulezidenti kavuddeyo nekategeeza nga bwekagenda okukwata Omubeezi wa Minisita avunaayizibwa ku nsonga z’e Karamoja,
Dr. Mary Goretti Kitutu Kimono singa addamu nalemererwa okulabikako gyekali ku Lwokubiri lwa wiiki eno annyonnyole engeri gyeyafunamu ebintu ebyali eby’abantu b’e Karamoja. Kino kiddiridde Minisita Kitutu okwebulankanya natalabikako mu kakiiko kano kati emirundi ebiri.