Ababaka Bannakibiina kya @National Unity Platform Hon. Allan Ssewanyana ne Hon Ssegiriinya Muhammad batuuse ku Palamenti okwetaba mu lutuula lwaleero bukyanga bava mu kkomera gyebakulungula kumpi emyaka 2.
Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya bazzeeyo leero mu Palamenti

