Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 313 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: latest

Omukuumi wa maka ga Bobi Wine atikiddwa

Omukuumi era alabirira ennimiro mu maka g’omukulembeze wa National Unity Platform Higenyi Sherif y’omu ku bayizi 1862 abatikiddwa…

Ssaabasajja asiimye nadduukirira essomero lya Salaama School for the Blind

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi asiimye nadduukirira essomero ly’abamuzibe erya Salaama School for the Blind n’ebintu ebikozesebwa ng’omu…

Omubaka Ssekitoleko agobeddwa mu Kakiiko ka Palamenti

Omubaka wa West Budama North East Fox Odoi alagidde Omubaka wa Bamunanika County Munnakibiina kya National Unity Platform…

Sipiika agobye ekiteeso kya Gavumenti okusasulira abawala abafuna embuto nebava mu masomero

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among agaanye ekirowoozo ekibadde kireeteddwa Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Bugiri Agnes Taaka…

Kitalo! Fr. Mudduse afiiridde mu kabenje

Kitalo; Rev. Fr. Lawrence Mudduse afudde. Yafunye akabenje nga adda e Lwebisiriiza mu Kyankwanzi okuva e Kiyinda Mityana…

Harry Maguire akirizza okwetonda kwa MP w’e Ghana

Omubaka wa Palamenti ow’Eggwanga lya Ghanan Isaac Adongo eyavaayo nageraageranya Minisita ku muzibizi wa Manchester United Harry Maguire…

Okutuggyako ensako tekijja kutujja ku mulamwa – Hon. Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba asekeredde abalowooza nti Ababaka bakulembera basobola okupondooka nebakomawo…

Abavubuka e Kassanda bapangisizza Generator okukwata enseenene

Ekibinja ky’Abavubuka mu ttawuni y’e Kassanda balabiddwako nga batikkula Generator gyebagenda okukozesa okufuna amasanyalaze agokukozesa mu mitego gyabwe…

Ebyapa by’ettaka okuli ekitebe nennyumba ya Ambassador wa Uganda e S.Africa tebirabikako

Ababaka bawuunikiridde olunaku lw’eggulo omukungu okuva mu Uganda Land Commission bweyabategeezezza nga ebyapa by’ettaka okuli ekitebe kya Uganda…