Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 291 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ssaabasajja asiimye nadduukirira essomero lya Salaama School for the Blind

November 27, 2023 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi asiimye nadduukirira essomero ly’abamuzibe erya Salaama School for the Blind n’ebintu ebikozesebwa ng’omu ku kaweefube w’okukwasizaako abayizi mu ssomero lino n’okulaba nga batambuza bulungi obulamu bwabwe.
Kabaka obuyambi buno abuyisizza mu kitongole ki Nkuluze era ebintu omuli omuceere, sabbuuni, engano, buto, sukaali, byebiweereddwayo.