97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Sipikka ebya NUP okugoba Mpuuga abigobye

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among avuddeyo nalemesa ekibiina kya National Unity Platform okuggyayo Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba ku kifo kya Parliamentary Commission, nga agamba nti ebbaluwa eywandiikiddwa ekibiina kya NUP yabadde terina kwebasinzidde oba tteeka mwebamugobera. Sipiika ategeezezza nti Omubaka yenna bwalondebwa ku kifo kya Commissioner, aba takyakolera Kibiina wabula abeera aweereza Palamenti yonna wamu.

Leave a Reply