Breaking
News: Olutindo-Nabawanuka-Gavumenti yakola nsobi okuggalawo NGOs. Bobi Wine ne Muhoozi ku ballot kiwedde! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano omutendera gwessota Litemamukontanyi terinaluba likyatema News: Alex Opeju muyizi wa Senior Six muyizi ku ssomero lya Bugwere High School , Namirembe mu Disitulikiti ye Budaka ngakola PEMICT.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 117 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Akabenje kagudde e Namagunga

March 3, 2024 · Mubiru Ali

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka SP kananura Michael avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo akabenje akamaanyi akagudde e Namagunga nga kabaddemu tuleela, ttipa ne pickup nekasalako oluguudo lwa Kampala – Jinja. Ategeezezza abagoba b’ebidduka bonna nti emotoka zonna ezidda e Jinja kati ziyita Katosi nga zikyamira Wantoni – Mukono, nga nezidda e Kampala kati zikyamira Njeru.