Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 523 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Emirambo gyabalambuzi abattibwa mu Queen Elizabeth giweereddwa ab’enganda – Enanga

November 7, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti emibiri gy’abalambuzi okwali Munnansi wa Bungereza David Jim Barlow ne Munnansi wa South Africa Emmaretia Celia abattibwa abagambibwa okuba aba ADF mu kkuumiro ly’ebisolo erya Queen Elizabeth National Park byebiweereddwa abakungu mu kunoonyereza okubitwala okwaboobwe.
Enanga agumizza abalambuzi nti tebasaanye kutya kubanga eby’okwerinda kati binywevu nnyo mu bifo by’obulamuzi.
Ye Ddereeva waabwe Eric Alyai yaziikibwa dda mu Disitulikiti y’e Kaberamaido.