Pulezidenti Museveni awadde mutabani wa Capt. Mukula obukadde 20

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atonedde Mutabani wa Capt. Mike Mukula, George Mukula ne Mukyala we gweyakawasa omuyizi ku ttendekero lya @Makerere University Business School Munnansi wa Burundi Christa Irakoze obukadde 20 obwensimbi nga zino azitisse omumyuuka we Maj. Jessica Alupo. Bano bagatiddwa ku Archbishop Samuel Stephen Kaziimba Mugalu ku All Saints Church mu Kampala.

Share.

Leave A Reply