Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo
News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango
News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
News
Mutabani wa Tanga, Collins awangudde ekya NRM Youth League
August 27, 2025 · Mubiru Ali
Collins Tanga ngono mutabani wa Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda mu
National Resistance Movement – NRM alangiriddwa ku buwanguzi bwa Ssentebe wa NRM Youth League oluvannyuma lwokufuna obululu 1567 ate munne bwebabadde ku mbiranye Brenda Kiconco nafuna obululu 1355. Collins alangiriddwa kitaawe Dr Tanga Odoi.