POLIISI EKUTTE ABAALI BAGEZAAKO OKUTTA GEN KATUMBA

 
Omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force Maj. Gen. Paul Lokech avuddeyo olunaku olwaleero nategeeza nga abantu abali mu lukwe lwokugezaako okutta Gen. Edward Katumba Wamala wabula nebattamu muwala we Brenda Nantongo wamu ne Ddereeva we Sergeant Hassan Kayondo bwebakwatiddwa era nga eyatta bano ye Hussein Wahab Lubwama. Lokech agamba nti bano bali mi kiwayi kya ADF ekikulirwa Shiek Obadia eyadduse.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply