Poliisi ezudde omulambo gwa Onebe eyabula mu January

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigire avuddeyo nategeeza nti bazudde omulambo gw’omukyala Immaculate Onebe Mary Apio 62, nga mutuuze w’e Munyonyo eyabula mu January 2021, nga bisangiddwa mu septic tank mu maka gaabwe.
Poliisi egamba ekutte bba Francis Onebe wamu n’omukuumi wawaka bannyonyole ku ttemu lino.
Poliisi egamba nti okusinziira embeera omulambo gyegusangiddwamu kiraga nti gumaze ebbanga eriwerako mu mazzi.
Share.

Leave A Reply