Okukyuusa erinnya lya ‘Rebecca Kadaga Institute of Parliamentary Studies (RAKIPS) efuuke Institute of Parliamentary Studies (IPS), n’obuvunaanyizibwa obwokutendeka Ababaka ba Palamenti n’Abakozi.
Etteeka lya Institute of Parliamentary Studies Act 2020, lyakusazibwamu okuyuusa obuyinza wamu n’okukomyawo abakozi ba RAKIPS wansi wa Parliamentary Service.
Omumyuuka wa Sipiika okumbeera mmemba omujjuvu owa Parliamentary Commission.