Onyango akomyeewo ku ttiimu y’Eggwanga
Denis Masinde Onyango asazeewo okuva mu kuwummula omupiira addemu akwatire ttiimu y’Eggwanga eyomuliira eya Uganda Cranes era nga ateereddwa ku lukalala lwabasambi abagenda okusamba mu World Cup Qualifiers nga Uganda esamba Somalia ne Mozambique.
Onyango yawummula omupiira ku ttiimu y’Eggwanga nga 12-April-2021.

