Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 274 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Mustafa Luwemba aliwa? – LOP Mpuuga

November 9, 2023 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mustafa Luwemba aliwa?
Mustafa Luwemba yawambibwa nga 19 November 2020 okuva e Kyebando – Nansana ku biragiro bya Yusuf Mugagga, Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM ow’ekitundu.
Abavuzi ba booda booda ku siteegi ya Luwemba weyali akolera batandika okuyiggibwa aba Gavumenti oluvannyuma lwabano okubagaana okutimba ku siteegi yaabwe ebifaananyi bya Pulezidenti Museveni. Bamunoonyezza ku Poliisi n’ebifo byebyokwerinda ebyenjawulo naye yonna taliiyo.
Kigambibwa nti Mugagga amanyi wa Luwemba gyakuumirwa nabaani abamuwamba kuba olumu yasuubiza ab’oluganda lwa Luwemba okubatwala omuntu waabwe gyakuumirwa.”