Omubaka Ttebandeke adduukiridde Jjemba omusomi w’ebirango

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka wa Palamenti akiikirira essaza ly’e Bbaale Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Charles Ttebandeke adduukiridde musajja mukulu Jjemba Godfrey agambibwa okubeera nakinku mukusoma obubaka mukuziika n’emikolo egy’enjawulo mu ssaza lye Bbaale. Omubaka Ttebandeke amuwadde essimu eyomungalo, n’ensawo za Ssiminti ezisoba mu 10 asobole okumaliriza ennyumba ye. Jjemba mutuuze w’e Mbalakati-Kyerima mu Gombolola y’e Kitiimbwa.

Share.

Leave A Reply