Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 284 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Munnamawulire Patrick Mukasa alojja Poliisi

July 11, 2021 · Mubiru Ali

Munnamawulire Patrick Mukasa – Journalist avuddeyo kukyamutuukako; “Kati manyi kyekitegeeza okuyingizibwa mu motoka ekika kya drone. 🙆😭😭 Banyingizaamu eddakiika 3 zokka ku lwokusatu nga 7/7 ku lunaku lwamazaalibwa gange wewuunye, bwebankwata olwokuba nali nkuba ebifaananyi nga Uganda Police Force ekola ekikwekweto e Mpererwe, naye navaamu nga ntonnya musaayi nga mponyera nokuwonyera. Nebaza Katonda nti kati ngenda mpona. Ddala Poliisi etulugunya. Kyonna kyebakozesa okunjokya Mukama yamanyi.”