NUP siyakwetaba mu kalulu ka EALA – LOP Mathias Mpuuga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti. omumyuuka w’omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza ng’ekibiina kya NUP bwekisazeewo obutasimbawo muntu mu kalulu k’Ababaka abanakiika mu Palamenti ya East Africa.
Agamba nti bakikoze olwokuba National Resistance Movement – NRM yayolesa omulugube nesalawo okwegabira ebifo 6 ku 9 olwo oludda oluvuganya nerulekera ebifo 3, ono ayongedde nategeeza nti kino kiba kifuuse kirala si kalulu.
Share.

Leave A Reply