Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ku one love beach amaggye gateevuunya nga munyeera

December 26, 2018 · Mubiru Ali

Bobi Wine; Olunaku lw’eggulo Poliisi yayiye ekivvulu e Ggaba Beach nga ate abategesi yabawa olukusa okugenda mu maaso okugitegeka oluvannyuma lw’okukitegeera nti nabadde ngenda kuyimba kivvulu kino.
Ate ekiro ekikeesezza olwaleero, emotoka z’amaggye zaatandise okuyiwa abasirikale e Busaabala awabadde wagenda okubeera ekivvulu kyange ekya Boxing Day ku One Love Beach leero. Balagidde stage n’ebyuuma okuwanulwayo era nebakwata n’abakoze bange okuli n’abafumbi. Ne ba Customer baffe ababadde basula ku One Love Beach balagiddwa okuva mu kifo kino.
Wenjogerera One Love Beach esaliddwako nga ekifo awaziddwa omusango.
Lwaki bino byonna bikolebwa kiro mu ttumbi!!
Bino byonna babikola songa Palamenti yavaayo neragira kikomezebwe kuba kimenya mateeka.