Munnakibiina kya NUP Kavuma atwaliddwa ku Poliisi ya Old Kampala

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nti oluvannyuma lwenaku 32 nga tebamanyi muntu waabwe gyali, Kavuma Jamushid ne banne abalala basuuliddwa ku Old Kampala Police Station. Rubongoya agamba nti Kavuma amutegeezezza nga bweyakubwa essasi bwebaali bamukwata.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply