Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 196 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Abalumba Poliisi mbalabula ogusembayo – Gen. Muhoozi

December 6, 2022 · Mubiru Ali

Mutabani w’Omukulembeze w’eggwanga Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nate; “Njagala okulabula abasiru abo abalumba abasirikale ba Uganda Police Force naabo abonoona ebintu byamasanyalaze. Mwetyabira akalimu obuwuka mu bulamu bwammwe. Njagala nnyo okulwana kuba nkuze nwana okuva mu buto. Njakubamenyamenya mufuuke bulere singa temuwulira kulabula kuno.”