Kitalo! Muwala weyaliko Katikkiro Nsibirwa afudde
Kitalo!
Omuky. Rhoda Nakibuuka Kalema Nsibirwa afudde ekiro ekikeeseza leero ku myaka 96.
Ono muwala wa eyaliko Katikkiro wa Buganda, Owek. Martin Luther Nsibirwa
Gutusinze nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka twakuumye bubi!

