News Kitalo! Muwala weyaliko Katikkiro Nsibirwa afudde August 3, 2025 · Mubiru Ali Kitalo! Omuky. Rhoda Nakibuuka Kalema Nsibirwa afudde ekiro ekikeeseza leero ku myaka 96. Ono muwala wa eyaliko Katikkiro wa Buganda, Owek. Martin Luther Nsibirwa Gutusinze nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka twakuumye bubi! #ffemmwemmweffe