Kabaka yagendera mu nnyonyi ya KLM okujanjabwa – Katikkiro

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Katikkiro Charles Peter Mayiga; ““Tukimanyi nti okufa kuleeta ennyiike Naye tusaba Abakulembeze ku mitendera gyonna beewale okwogera byebatalinaako mutwe na magulu.
Njagala kitegeerekeke nti Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II bweyagenda e Bugirimaani okujjanjabwa, teyakozesa nnyonyi yabwa Pulezidenti wabula yakozesa nnyonyi ya Kkampuni ya KLM”
Share.

Leave A Reply