Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ababadde bayiwa ettaka mu Lubigi bayimiriziddwa

June 27, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Wakiso era Minisita w’obutonde bwensi kuludda oluwabula Gavumenti Betty Ethel Naluyima nga ali wamu n’olukiiko lwa Disitulikiti y’e Wakiso oluvunaanyizibwa kukulwanirira obutonde bw’ensi bayimirizza okuyiwa ettaka mu lutobazi lwa Lubigi.