Joel Ssenyonyi asambagizza NUP ya Kibalama

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi wa National Unity Platform – NUP Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo ku Kibinja kya Kibalama Nkonge ekiguddewo ekitebe kya NUP ekirala e kabawo. Mu kiwandiiko Ssenyonyi agamba nti waliwo abantu bebalabye mu mawulire nga beyita Abakulembeze ba NUP so nga be bantu bebamu abalabwako mu Kkooti nga bagamba nga Gavumenti bweyali ebanyigirizza okulimba ku bukulembeze bwa NUP.
Ono asabye abantu obutagendera ku bigambo byabano era nalabula abeyita abakulembeze ba NUP nti bajja kuvunaanibwa mu mateeka.
Share.

Leave A Reply