Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 532 listening Simba FM Live

Abalwadde ba COVID-19 e Mulago wasigaddeyo batono

April 27, 2020 · Mubiru Ali

Executive Director wa Mulago National Referral Hospital Dr. Byarugaba Baterana, enkya yaleero asiimye abasawo okuva mu ggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF ababadde bayambako okujjanjaba abalwadde ba #COVID-19. Bano bazzeeyo oluvannyuma lw’abalwadde abaali 23, 21 ku bbo okuwona nga kati wasigaddewo 2 era nga nabo banatera okusiibulwa.