Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,928 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ereese ASP Butoto ne Loy

August 9, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi ya Yuganda evuddeyo nereeta ASP Hellen Butoto wamu n’omusomesa Loy Atworo agambibwa okutomerwa Munnakisinde kya People Power – Uganda eky’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine Micheal Arinda aka Ziggy Wine. Poliisi ewandiisi bweti ku mukutu gwayo ogwa Facebook; “1-0 Abantu abamu bagambye nti eyatomerwa Ziggy Wine yabadde ASP Hellen Butoto. Bombi babano.”