Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 213 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

bataano bafiiriddewo mu kabenje

December 31, 2018 · Mubiru Ali

Kitalo abantu 5 nga kuno kwabaddeko n’omwana omuto bebafiiriddewo mu kabenje akaguddewo ekiro ekikeesezza olwaleero emotoka ekika kya V8 Land Cruiser nga ye Rwanda nnamba RAD 009L nga yabaddemu abantu 8 nga eva Mbarara bweyatomereganye ne Trailer nnamba UAK 238X UAS 631Z wamu ne Bbaasi ya Kkampuni ya Swift nnamba UAU 398M. Akabenje kano kaagudde Kyazanga mu Disitulikiti ye Lwengo ku luguudo oluva e Masaka okudda e Mbarara. Abantu babiri ku bafudde bebakategeerekeko amannya nga kuliko Byamungu Livingston ne Jimmy Habumuremyi.

Omu kubawonyeewo Joseph Sande agamba nti akabenje kavudde ku trailer eybadde ewenyuuka obuweewo nga yabadde eva Masaka bwetyo neremerera omugoba waayo newaba nerumba bbaasi eyabadde edda e Kampala bwetyo neyingirira V8 eyabadde egezaako okuyisa Bbaasi era bwebatyo abantu 5 ku 8 ogwabadde mu V8 nebafiirawo.