Gen. Muntu tetwetaaga kuwabula kwo – Lt. Gen. Muhoozi
Mutabani w’omukulembeze w’eggwanga Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nayambalira Pulezidenti wa Alliance for National Transformation-Uganda – ANT Gen. Mugisha Muntu; “General Greg, kansooke okulamusaako, ‘habari ya siku mingi sana?’ Kansuubire oli bulungi? Ekirala nze ne Taata wange, mu mazima nabuli omu ali mu UPDF tetwetaaga kuwabula kwo mu kintu kyonna. Byesigalize ggwe n’akabiina ko akatono akatandise okugwa.”
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!