Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 384 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Olusirika lw’abakulembeze mu Buganda lutudde

November 16, 2018 · Mubiru Ali

Olusirika lw’Abakulembeze mu Bwakabaka bwa Buganda, lutudde olwa leero ku Butikkiro okubaako ensonga z’okuzza Buganda ku ntikko zeboogerako naddala okukozesa ebikolwa mu kifo ky’ebigambo okusobozesa enteekateeka z’obwakabaka okugenda mu maaso.
Omulamwa “Enteekateeka Nnamutaayiika egyiddwa mu biwandiiko n’essibwa mu nkola”. Implementation strategies for Buganda kingdom strategic plan 2018-2022.