Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Trailer etomedde omwana nafiirawo e Hamurwa

October 20, 2018 · Mubiru Ali
Poliisi y’e Rubanda ekutte Ssekyanzi Adam nga ddereeva wa trailer nnamba UAQ 186C nga mutuuze w’e Kasese lwakutomera mwanas ow’emyaka 8 namutirawo.
Kigambibwa nti ono yabadde avuga trailer nga ava Hima mu Kasese nga atwala sseminti e Kisoro natomera John Akanyijuka omuyizi ku ssomero lya St. John’s Ikumba Primary School ku ssaawa nga ttaano ez’okumakya e Hamurwa lu luguudo oluva e Kabale – Kisoro bweyabadde agezaako okusala ekkubo. Poliisi egamba nti akabenje kavudde kukuvugisa kimama.