Essaawa yonna PFF erangirirwa ng’ekibiina -Lukwago
Omukulembeze wekisinde kya PFF Erias Lukwago avuddeyo nakakasa Bannakisinde kino nti ebisaanyizo byonna ebyokuwandiisa ekibiina mu mateeka nga kati balindirira kakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda kukifulumya mu lupapula lwamawulire olutongole olwa Gazette.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe

