Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
DDP aggyeyo ogwa Mabiriizi gweyawawabira Bobi Wine
January 10, 2022 · Mubiru Ali
DPP Jane Frances Abodo ngayita mu muwaabi wa Gavumenti Joy Appolot ategeezezza nga bwatakyalina kigendererwa mu musango Munnamateeka gweyawaaba nga agamba nti Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine Diploma gyeyafuna e Makerere emuggibweko nti yawandiisa mu bukyamu.