Chapter 4 yaggalwa mu bukyaamu – Omulamuzi Ssekaana

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Musa Ssekaana avuddeyo olunaku olwaleero nawa ensala ye kukuggalwawo kw’ekitongole ekyobwannakyeewa ekya Chapter 4 nti kyakolebwa mu bukyaamu. Ssekaana ategeezezza nti okusalawo okwakolebwa ekitongole ekirondoola ebibiina by’obwannakyewa ekya National Bureau for Non Governmental Organisations (NGO Bureau) okuggala ekitongole kino ekya Chapter Four Uganda kwali kukyaamu.
Chapter Four ky’ekimu ku bibiina by’obwannakyeewa 54 ebyawerebwa Gavumenti omwaka oguwedde.
Share.

Leave A Reply