Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 241 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Ngenda kumalawo obwavu mu Ggwanga – Kasibante

October 8, 2025 · Mubiru Ali

Munnakibiina ki National Peasants Party (NPP) Robert Kasibante asuubizza okuwa abakadde n’abavubuka emitwalo 20 buli mwezi singa anaaba alondeddwa ku kifo ky’obwa Pulezidenti.
Bino abyogeredde Mbarara gyali mukunoonya akalulu, ono asuubizza okusasula abasomesa bonna omusaala gwegumu era navumirira nnyo ekyemisaala egyenjawulo mu bakozi ba Gavumenti.
Ono asuubizza okulwana okulaba nti amalawo ebbula ly’emirimu.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026