Odonga Otto asindikiddwa ku alimanda

Pinterest LinkedIn Tumblr +
OTTO ASINDIKIDDWA KU ALIMANDA:
Omubaka akiikirira Aruu County Hon. Odonga Otto Samuel olunaku olwaleero avunaaniddwa mu Kkooti y’omulamuzi wa Disitulikiti y’e Pader emisango okuli okukuba nalumya abantu wamu n’okwonoona ebintu byabantu mubugenderevu.
Asindikiddwa ku alimanda mu Kkomero lya Gavumenti e Gulu okutuusa nga 6-April-2021.
Share.

Leave A Reply