Obwakabaka butaddewo enkolagana n’ekitongole Kya CIDI okwongera okutumbula okusimba emiti mu bitundu bya Buganda.

Minisita omubeezi ow’eby’obulimi, Hajji Amis Kakomo yataddeko omukono kulw’obwakaba. Mu ngeri yeemu obwakabaka bunywezezza enkolagana yabwo n’ekitongole kya EBAFOSA ekikubiriza abantu okwettanira okulima muwogo.
Patrick Luganda ku ludda lwa EBAFOSA yataddeko omukono ate Owek Hajji Amis Kakomo naateekako kulw’obwakaba.

Omumyuka wa Katikkiro asooka era Minisita w’eby’emirimu n’obuyiya, Prof. Twaha Kigongo Kaawaase abaddewo nga omujulizi mu kussaako emikono, akubirizza abantu ba Buganda okunnyikiza okusimba emiti kubanga Obutonde bwensi bwonooneddwa nnyo ensangi zino ate naddala wano mu Buganda. Abasabye okulima muwogo kubanga kyongera ku bungi bw’emmere gyebakozesa mu maka gaabwe

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

3 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

66 4 instagram icon