Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 964 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

sc villa ekubye Express fc

December 14, 2018 · Mubiru Ali

SC Villa etimpudde Express FC n’ennyogoza abawagizi baayo mu kisaawe e Namboole omupiira gye guyindidde!Kino kiddiridde aba Express okutimpula KCCA ku Lwokubiri olwo ne bawaga nga bagamba nti tebasobola kusomoka nnyanja ne bafiira mu kidiba. Ggoolo ezisirisizza Express ziteebeddwa nnamuziga wa Villa, Bashir Mutanda Bashir mu ddakiika ya 28′ ne 62′. Mutanda era y’abadde omuzannyi w’olunaku nga kati y’akulembedde abateebi ku kimeeza kya Star-Times Uganda Premier League ne ggoolo 9.