Breaking
News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live

Akubye Mukaziwe omusekuzo n’amutta – Mukono

September 1, 2016 · Mubiru Ali

Musajja mukulu e Mukono atirimbudde mukyalawe bw’amukubye omusekuzo ku mutwe n’amutta lwakumuteebebereza kuba nga aliko mulirwana waabwe gw’ateetera naye .

Jonah Kagula nga mutuuze ku kyalo Kavule ekisangibwa mu ggombolola y’e Nakisunga mu Disitulikiti y’e Mukono kigambibwa nti yafunye obutakkaanya ne mukyala oluvannyuma lw’okukizuula nti mulirwana yamuwadde ku nnyaanya zeyabadde akungudde mu nnimiro ye.

Balirwana b’abantu bano bagamba nti bwebwatuuse ekiro newabalukawo olutalo wakati wa Kagula ne mukyalawe era bw’atyo Kagula n’amukuba omusekuzo ogw’amuttutte e Kalannamo.

Wabula Kagula agombeddwamu obwala Police y’e Mukono era kati atemeza mabega wa mitayimbwa ย .