Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano nekiro kyaleero ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe News: Olutindo-Imaam Kasozi-Amasanyalaze gava wano nebagatunda e Rwanda ku bbeeyi eyawansi! Wano tegabaako News: Magala bwoba oli mugagga tokyali mu myaka gibeera mu kati notuyana bwotyo! Bobi Wine yakuleka
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 355 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Category

Category: News

Embalirira tugenda kuddamu okugitunulamu – Minisita Musasizi

Omubeezi wa Minisita ow’ebyensimbi, Henry Musasizi ategeezezza Palamenti olunaku olwaleero nga Gavumemti bwegenda okuddamu okwekeneeya embalirira y’Eggwanga ey’omwaka…

Uganda ejja kukulaakulana yadde nga tebagiwoze – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Kyanaku nnyo nti Bbanka y’Ensi yonna wamu nebanywanyi baayo batunyigiriza nga baagala tukyuuse enzikiriza…

Gilbert Arinaitwe Bwana asindikiddwa e Luzira

D/SP Gilbert Arinaitwe Bwana 43, olunaku olwaleero asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa emisango…

Besigye yalemererwa okulaga obukakafu nti ssente zaava mu State House – Dr. Nabwiso

Dr. Frank Nabwiso avuddeyo nanenya Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change Nathan Nandala – Mafabi okutwala ssente z’ekibiina…

Nga lwaki musima ebyobugagga byaffe mu bitwale ebweru – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Waliwo Kkampuni y’Abazungu eyajja nentegeeza nti eyagala kuyikuula uranium. ‘Nembabuuza; kumuyikuula mumutwale wa?’ nebagamba nti…

Emmundu ezaagwa mu maazi zinyuluddwa

Balubbira ba Uganda Police Force bazudde emmundu zaabwe ebbiri ezaagwa mu nnyanja Nnalubaale gyebuvuddeko bwebaali ku muyiggo gw’emirambo…

Nandala ne Amuriat be bakulembeze ba FDC balina obuyinza okukola kyebaagala – Kikonyogo

Omumyuka w’omwogezi wa Forum for Democratic Change – FDC, John Kikonyogo agamba nti bo baatandika ekibiina nga bakyagala…

World Bank eyimirizza okuwola Uganda ssente

Bbanka y’Ensi yonna World Bank eyimirizza okuwola Uganda ensimbi oluvannyuma lw’okuyisa etteeka eriwera omukwano ogwokuvuga empanka. Bino webigidde…

Kkooti yamaggye egaanye aba NUP okuyingira

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga Kkooti y’amaggye bweyefuulidde mu kiti ng’embazzi nebagaana…