Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 290 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Embalirira tugenda kuddamu okugitunulamu – Minisita Musasizi

August 10, 2023 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita ow’ebyensimbi, Henry Musasizi ategeezezza Palamenti olunaku olwaleero nga Gavumemti bwegenda okuddamu okwekeneeya embalirira y’Eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2023/24 eyayisibwa oluvannyuma lwa
Bbanka y’Ensi yonna okuyimiriza okuwoola Uganda ssente nga bagivunaana okuyisa etteeka eriwera omukwano ogw’ebikukujju era ono abasabye okwetegekera enkyukakyuka enzito.