Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 150 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Gilbert Arinaitwe Bwana asindikiddwa e Luzira

August 10, 2023 · Mubiru Ali

D/SP Gilbert Arinaitwe Bwana 43, olunaku olwaleero asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa emisango okuli okukukusa abantu era nasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 18-8-2023 lwanadda Kkooti ewulire okusaba kwe okwokweyimirirwa. Arinaitwe ajjukirwa nnyo lweyayasa endabirwamu y’emotoka ya Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr Kizza Besigye namufuuyira mu maaso amazzi agabalagala.
Wabula Besigye avuddeyo nategeeza nga bweyamusonyiwa olwobikolwa ebyo byeyamutuusaako bweyali yakava mu Ddwaliro. Besigye agamba nti Taata wa Arinaitwe yali mukwano ggwe ate nga baali bakola bonna.