Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 147 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kkooti yamaggye egaanye aba NUP okuyingira

August 8, 2023 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga Kkooti y’amaggye bweyefuulidde mu kiti ng’embazzi nebagaana okuyingira mu Kkooti mu nga Bannakibiina kya NUP 32 bakomezeddwawo olwaleero.
Rubongoya agamba nti bawaliriziddwa okutuula ebweru w’e Kkooti nga ne Bannamawulire tebakiriziddwa kuyingira mu Kkooti munda. Bano bamaze mu nkomyo kumpi kati emyaka 3.