Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 149 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Nandala ne Amuriat be bakulembeze ba FDC balina obuyinza okukola kyebaagala – Kikonyogo

August 9, 2023 · Mubiru Ali

Omumyuka w’omwogezi wa Forum for Democratic Change – FDC, John Kikonyogo agamba nti bo baatandika ekibiina nga bakyagala era beetegefu okukikuuma . Ono ategeezezza nti bo eby’ebiwayi tebabimanyi era buli muntu ayanirizibwa ku kitebe. Ono ayongeddeko nti oba oyagala Nathan Nandala – Mafabi ne Patrick Oboi Amuriat oba tobaagala, bebakulembera FDC era balina obuyinza okukola kyebaagala, okubaggyako olina kubaggyako mu kalulu oba okubatta.